Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,138 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Banna Kyaggwe ne Bulemeezi bakubiriziddwa okufuna ebiwandiiko ku ttaka kwebabeera

September 13, 2019 · Mubiru Ali

Bino byogeddwa Minisita w’ettaka, obulimi, n’obutonde bwensi, Owek Hajji Mariam Mayanja Nkalubo, bwabadde atikkula Amakula agaleeteddwa abantu ba Kabaka okuva mu gombolola ya Ssabawaali Buikwe e Kyaggwe ne Mutuba IV Makulubita e Bulemeezi.

Mu bubaka bwabatisse, Owek Mariam abakubirizza okusasula obusuulu kibasobozese okufuna ebiwandiiko ebibakakasa nti batuuze ku ttaka.

Abaami baamagombolola abakulembeddemu abantu ba Kabaka, beebazizza Ssaabasajja olw’okubateerawo ensiisira z’eby’obulamu ezibayambye okufuna obujjanjabi obwobwereere.

Mu byebaleese mulimu; Ente, embuzi, enkota z’amatooke, ebikajjo, ensujju, emikeeka, omuceere, Muwogo, n’ebirala bingi.