Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 444 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bamukutte abba obutaala mukuziika

January 29, 2019 · Mubiru Ali

Omuvubuka ono atategerekese mannya awonedde okuttibwa abakungubazi e Kyotera bw’abadde agezaako okubba akataala ku mmotoka emu ebadde esimbiddwa mu kifo ekyategekeddwa okusimbamu mmotoka z’abakungubazi.
Ono alabiddwa ababadde bakola ogw’okubuumi ne bamuyisaamu empi n’okumukuba jjeeke bw’abadde agezaako okudduka.
Bamukunguzza ne bamukwasa poliisi y’e Kyotera.