Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Pulezidenti akirizza abantu okubawa ssente za NSSF
August 5, 2021 · Mubiru Ali
Kyaddaaki Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni yakirizza abakozi okufuna ku nsako yaabwe gyebatereka mu kittavvu ky’abakozi ekya
NSSF Uganda ebitundu 20 ku 100 kuzebaterese.
Wabula ensimbi zino zakufunibwa abo bokka abawezezza emyaka 45 egyobukulu era nga bamaze emyaka 10 nga batereka.