Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 228 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Azadde bataano omulundi gumu e Iganga

August 25, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Mpulira Kibaale mu Disitulikiti y’e Namutumba bawunikiridde oluvannyuma lw’omukyala okukubawo ezadde ly’abaana bataano abalenzi 2 n’abawala 3 era nga bonna balamu.
Omukyala ono Safiyati Mutesi 27, mumasanyu agensuso agamba nti luno luzalo lwe lwamukaaga.
Yazaalide mu kalwaliro ko mukyalo oluvannyuma nebamuweereza mu Nsinze Health Centre IV webamugye okumutwala mu ddwaliro ekulu e Iganga.
Mutesi agamba nti eky’okuzaala abaana abasukka mu omu si kipya kuba abadde azze azaala abalongo.
Bbo abalongo beyasooka Taata waabwe yafa kwe kufumbirwa omusajja omulala Salim Isabirye gwazalidde abaana 5 omulundi gumu.