Poliisi yakutte owa ADF omulala
Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte Twaha Segujja agambibwa okuba omu kuba ADF eyayingidde mu Ggwanga munkukutu n’emmundu okuva e DRC ekika kya AK47. Kigambibwa nti ono abadde akolera ku biragiro bya Meddi Nkalubo ali ku lukalala lwabetaagibwa mu Yuganda.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!