97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Poliisi eyise bannanyini piki piki ezakwatibwa okuzikima

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka SP kananura Michael yavuddeyo nategeeza nga bwewaliwo booda booda nnyingi ezipakingiddwa ku Poliisi ezenjawulo wabula nga zino tezirina misango ginoonyerezebwako nga zimazzeewo ebbanga eriwera.
Kananura asabye bannanyini piki piki zino nga balina ebiwandiiko byazo ebiraga obwannanyini okugenda ku Poliisi zino babawe piki piki zaabwe.

Leave a Reply