Poliisi engeri gyekuttemu okunoonyereza ku kufa kwa Oulanyah yakiboggwe – Hon. Mpuuga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nalaga obwenyamivu ku ngeri Uganda Police Force gyekuttemu ensonga zokunoonyereza ku bigambibwa nti Omugenzi Jacob Oulanyah yaweebwa butwa.
Ono agamba nti Gavumenti engeri gyekuttemu ensonga eno yakiboggwe. Ayongeddeko nti Muzeeyi Okori yafiiriddwa omutabani tasaanye kutiisibwatiisibwa nakumuyita ku Poliisi nti wabula bandibadde bamugumya mu kaseera kano akenyiike.
Share.

Leave A Reply