Pastor Kayanja leka kwogera byaswakaba – Rt. Hon. Kadaga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka wa Ssaabaminisita asooka era nga ye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’obuvanjuba wa Afirika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga; “Pastor Kayanja, olina okuvaayo newetondera Bannayuganda ne Palamenti eye 10, kuba wayonoonye erinnya lyayo. Tewali mbalirira yakuzimba ddongoosezo yaleetebwa oba yagaanibwa Palamenti, beera n’obukakafu obumala obwoleka lwali lutuula ki oba olukiiko lwekyabaawo kyogerako mu Palamenti.”
Omusumba Kayanja yavuddeyo nategeeza nti waliwo omukisa gwokuzimba eddongoosezo ly’amafuta wano wabula Palamenti ye 10 teyateekawo mwagaanya guyisa mbalirira.
Share.

Leave A Reply