Palamenti etonedde UBC ebyuuma bya Leediyo ebiri ku mulembe

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Paliamenti ya Yuganda olunaku olwaleero etonedde UBC ebyuuma bya Leediyo. Sipiika wa Palamenti Anitah among yakwasizza Managing Director wa UBC Winston Agaba ebyuuma bino mu butongole ku Palamenti mu ttuntu lyaleero ebiri ku mulembe.
Sipiika Among ategeezezza nti ebyuuma ebiweereddwa UBC bipya ebiri ku mulembe omuli; Transmitter 2, Generator, UPS, Automatic Voltage regulator, band pass filter, change over switch, equipment rack, antenna system ne feeder cable.
Share.

Leave A Reply