Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 166 listening Simba FM Live
News

Ettaka libumbulukuse e Bulambuli

May 26, 2023 · Mubiru Ali
Ekitongole ki Uganda Red Cross Society kivuddeyo nekitegeeza nga bwewabaddewo okubumbulukuka kw’ettaka e Bulambuli oluvannyuma lwa nnamutikwa w’enkuba.
Abakozi baakyo badduse bukubirire okugenda okutaasa obulamu.
Ebitundu ebikoseddwa kuliko; Buluganya ne Bumasobo nga bisangibwa mu Disitulikiti y’e Bulambuli.