Palamenti ekozeewo ki ku babaka abakwatiddwa? – Hon. Ssemujju

Omubaka Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda olunaku lweggulo yalaze obwennyamivu bwe eri Palamenti olwokukwatibwa kw’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okuli Hon. Muhammad Ssegiriinya owa Kawempe North ne Hon. Allan Ssewanyana owa Makindye West.
Omubaka Ssemujju yategeezezza Palamenti nga bano bwebasindikiddwa ku alimanda ku misango egyekuusa ku ttemu eribadde e Masaka era bwatyo nasaba Palamenti ennyonyole biki byetaddewo okulondoola ensonga eno.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply