cholera akutte abalala 6

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abantu abalala mukaaga baddusiddwa ku Ddwaliro e Naguru nga bateeberezebwa okubeera n’obulwadde bwa kkolera obuva ku bucaafu.
Bano bawezezza omuwendo gwabantu 16 abajjanjabirwa mu kifo ekyenjawulo ekyateekebwawo okujjanjaba abalina obulwadde buno.

Share.

Leave A Reply