Owa Traffic eyalubiddwa e Nakulabye akyali mulamu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

PC Harshim Mwenyi 28, omusirikale wa Traffic okuva e Tororo AIGP Kasingye gwabadde abise nti yatiddwa abantu e Nakulabye oluvannyuma lwa muganzi we gweybadde awambyeeko essimu omukubira enduulu nti mubbi akyaliyo mu mulamu era nga ali mu Ddwaliro e Mulago afuna bujanjabi.
Ono yagiddwa mu Ggwanika oluvannyuma lwokukizuula nga mulamu.

Share.

Leave A Reply