97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Omwana akubye munne ekikonde ekimutiddewo

Kitalo!
Alimo Mazalawo 13, akubye mwana munne, Rashid Kawawa naye ow’emyaka 13 ekikonde ekimutiddewo oluvannyuma lw’okufuna obutakkaanya. Bino bibadde ku kyalo Biyaya mu Disitulikiti y’e Adjumani ng’okusinziira ku mwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga agamba nti abaana bano baafunyeemu obutakkaanya ekyaddiridde Mazalawo kutujja munne kikonde ekyamusse era essaawa eno akuumirwa mu kadduukulu ka poliisi e Adjumani.

Leave a Reply