Omusibe alajanidde Omulamuzi basooke bamuwe emmere
Omu kubateeberezebwa okwenyigira mukuttemula State Prosecutor Joan Kagezi Namazzi, Adbul Ssemujju aka Minana alajanidde omulamuzi asooke ayimirize olutuula lwa Kkooti basooke bamufunire ekyokulya.
Minana ategeezezza Omulamuzi nti amaze enaku 4 mukaduukulu ka Uganda Police Force nga taweebwa kyakulya.
Bya Christina Nabatanzi

