Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Poliisi ekirizza okukwata Milly Naluwenda

March 1, 2024 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga ekitongole kyaayo ekya Crime Intelligence Unit bwekyakoze ekikwekweto e Lungujja mu Lubaga Division mu Kampala, n’emikwata omuntu omu Milly Naluwenda. Onyango agamba nti ono yakwatiddwa okuyambako mu kunoonyereza Poliisi kweriko.
Ono agumizza aba famire nti babeere bakakkamu ali mu mikono mituufu.