Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 537 listening Simba FM Live

Omubaka Zaake atwaliddwa mu Kkooti nga ali mu mbeera mbi

April 27, 2020 · Mubiru Ali

Omusajja atategeerekese nga agezaako okuyamba ku Munnakisinde kya People Power – Uganda era omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi eyebasiddwa ku ntebe mu Kkooti ya Mityana Chief Magistrate’s Court. Zaake abadde mu kaduukulu ka Poliisi okuva lweyakwatibwa ku bigambibwa nti yali agaba emmere ekikontona n’ebiragiro Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni byeyawa.