Bobi Wine agabidde abaana babawagizi be abali mu kkomera ebikozesebwa mu masomero

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ngali wamu ne mukyala we @Barbie Itungo Kyagulanyi wamu nabakulembeze mu NUP abenjawulo bagabidde abaana babawagizi ba NUP abaafa wamu naabo abali mu makomera ebintu ebikozesebwa ku ssomero ebyenjawulo nga beteekerateekera okudda ku masomero mu lusoma olusooka wiiki ejja.

Share.

Leave A Reply