Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 326 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

‘Bobi Wine gamba abayaaye bo baleme tukaka kuwagira Poeple Power’ – Kato Lubwama

June 26, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Rubaga North Hon Kato Lubwama avuddeyo nayambalira mubaka munne owa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga agamba nti atadde akajanja mu kukola ssente zaabwe ne Gavumwenti, yalibadde ayawula ebya People Power – Uganda bye. Era agambe n’abayaaye be balekere awo okubamanyiira nga babanyigiriza okuwangira People power kuba bbo tebabyagala. Yagambye nti afunyeemu ku maanyi olw’okuba alumba Pulezidenti Museveni era nga naye yatandise okumuvuma asobola okufuna obuwagizi obwo.