Omubaka Malende asiibye Lubaga
Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende atandise okutalaaga ebitundu bya Kampala ebyenjawulo okwogerako n’abantu bakiikirira nga leero atandikidde mu Ggombolola ye Lubaga.

