Offiisi ya Pulezidenti yetaaga obuwumbi 50 okugula ettaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti aka Presidential Affairs Committee kavuddeyo nekasembe ensimbi obuwumbi 50 buyisibwe kibayambe okugula yiika z’ettaka 50 erisangibwa e Kitende – Nakawuka nga zino zakuzimbibwako ekitebe kya Afro Arab Youth Council International.
Share.

Leave A Reply