Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Omuwandiisi omukulu mu Minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwine avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nategeeza nti Dr. Robert Candia tanayimirizibwa ku News: Omukulu Eddie Kenzo ngannyonyola lwaki amasanyalaze gavavaako nnyo.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Kkooti eragire Attorney General atuwe abantu baffe – NUP

January 30, 2024 · Mubiru Ali

Aboluganda lw’abawagizi ba National Unity Platform 18 ababuzibwawo nga ne gyebuli kati tebamanyiddwa gyebali balumbye Kkooti Enkulu mu Kampala nga baagala eteeka Attorney General ku nninga ababuulire abantu baabwe gyebali ku buvunaanyizibwa bwe. Bano nga bakulembeddwamu Nabukeera Monica mukyala wa Kibalama JohnBosco eyali omubalirizi w’ebitabo mu BAT Uganda eyabuzibwawo nga 3-June-2019 nga negyebuli eno tabikako baagala Kkooti eyise ekiragiro ekibayimbulwa kuba babanoonyeza mu buduukulu obuli mu mateeka yonna tebaliiyo. Munnamateeka wa NUP George Musisi agamba nti abebyokwerinda okukuumira abantu baabwe mu bifo ebitali mu mateeka kimenya mateeka era kuba kulinyirira ddembe lyabwe.

Bya Christine Nabatanzi