Obwakabaka bwa Buganda busisinkanye Ssaabawolereza wa Uganda
Obwakabaka bwa Buganda busisinkanye Ssaabawolereza wa Uganda Hon. Kiryowa Kiwanuka ku nsonga z’amabanja Buganda ge Gavumenti ya wakati n’Ensonga endala.
Bingi ebisuubirwa okutuukibwako era wajja kubaawo ensisinkano ez’enjawulo okwongera okuttanya ensonga ezitali zimu.

