97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Nze siri nga Besigye, nina obuwagizi – Nandala Mafabi

Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change Nathan Nandala – Mafabi avuddeyo nalangirira nga 2026 bwagenda okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bwa Uganda; “Nze siringa ye (Kizza Besigye) atalina na buwagizi. Nze ekisookera ddala nina obuwagizi ewaffe bwensobola okutandikirako.
Ntandikira awo (e Buvanjuba) olwo njakugenda mu Mambuka, e Bugwanjuba ne mu Massekkati awo ngobuwanguzi mbumaze. Nina ebisaanyizo bya Pulezidenti.”

Leave a Reply