Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olunaku nalumazeeko n’Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya NUP. Twayogedde ku nsonga eziwerako ezomugaso eri Eggwanga lyaffe era netwejjukanya ku mulimu ogwamaanyi gwetulina okukola okulaba nti abantu baffe banunulwa.”
Nasisinkanye Ababaka Bannakibiina kya NUP – Bobi Wine
Share.