Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 650 listening Simba FM Live

Minisitule y’Ebyobulamu yafuna obuwumbi 119, 188, 234,110 – PS Atwine

June 21, 2020 · Mubiru Ali

Permanent Secretary wa Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine; “Enkozesa y’ensimbi obuwumbi 119,188,234,110 ezaweebwa Minisitule y’Ebyobulamu okulwanyisa ekirwadde kya #COVID19UG zasaasanyizibwa bweziti; obuwumbi 4.08 bwaweerezebwa ku Regional Hospitals, obuwumbi 11.3 bwakozesebwa okugula ebintu ebyeyambisibwa okuziyiza ekirwadde kya #COVID-19, obuwumbi 6.3 okugula Testkits, obuwumbi 2 okukungaanya omusaayi. Akawumbi 1.3 kagenda kukozesebwa mu kugaba masks. Obuwumbi 16.4 bugenda kukozesebwa mu kusasula abakozi 1037 okuli abakola ku kisaawe ky’ennyonyi, abakozesebwa okunoonya abantu abasisinkana ku bakakasibwa okubeera n’obulwadde bwa #COVID-19 nga basasulwa okuva mu February 2020 okutuusa June 2020.” #MOHCOVIDAccountability