MUTUNDE KU BINTU BYAMASOMERO – MATIA KASAIJA

Minisita w’Ebyenfuna Matia Kasaija avuddeyo naawa bannanyini masomero g’obwannannyini okutunda ku bintu byamasomero okusasula amabanja ga Bbanka okusinga okuyimbirira Gavumenti okubawa ssente.
Kasaija agamba nti mu kadde kano terina nsimbi zakubawa nabawa amagezi nga ye eyasoma ebya bizineesi okusinga okufiirwa amasomero batunde ku bintu.
Kasaija yagambye wakwogera ne Bank of Uganda okulaba oba ngamabanja gano gongezebwayo nti nekirala basobola okugenda mu bbanka nebogera nabo ng’abantu.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply