Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 535 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Poliisi ya Lokech kati ekola ebirabwako – Andrew Mwenda

December 30, 2020 · Mubiru Ali
Andrew M. Mwenda naye avuddeyo ku nsonga za National Unity Platform; “Mu ttuntu lyaleero Uganda Police Force nga tefulumizza yadde ettondo lya tear gas ekutte Bobi Winen’abayaaye be ababadde bagenze e Kalangala okukola effujjo. Ono bamuleetedde mu namukunga okutuuka ku kisaawe e Kololo nebamutwala mu maka ge nga tewali wadde avuddeyo. Webale Maj. Gen. Paul Lokech,
Uganda Police Force kati ekola omulimu ogutegeerekeka.”