Musookenga kuleeta mbalirira ya nsimbi ezabaweebwa – Hon. Ssenyonyi

Omubaka akiikirira Nakawa Division West, Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Joel Ssenyonyi, akaatirizza nti Minisitule, ebitongole bya Gavumenti wamu ne Gavumenti z’ebitundu zisooke nga kuwaayo nsaasanya ya nsimbi eziba zaziweebwa mu mwaka gw’ebyensimbi oguweddeko olwo ziryoke ziweebwe ensimbi z’omwaka omuggya. Ono agamba nti Palamenti erina okuweebwa ekitiibwa kuba yeyisa ensimbi zino nti era oluusi nebwebaako kyebawabula nga Palamenti kibuusibwa amaaso.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply