MUKULU OKULOWOOZA KWO KWABADDE MU LUSIRIKA? – HON. MPUUGA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Omukulembeze w’Oludda oluwabula Gavumenti Hon Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayanukula Minisita Dr. Chris Baryomunsi kuyokugamba nti abadde awulira ennyimba z’Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ezivumirira omuggalo n’abantu okwambala mask nti byabufuzi; “Munsonyiwe okulowooza nti ebirowoozo bya Baryomunsi Chris byabadde mu lusirika weyayogeredde ekintu ng’ekyo. Sewuunyizza nnyo kuba ekibinja ekyamanyiira okukola n’emizimu tekisobola kulemererwa kutondawo mbeera etabaddewo.”
Share.

Leave A Reply