Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 503 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Baryamureeba akkirizza nti yawanguddwa

February 22, 2016 · Mubiru Ali

Abadde avuganya ku kifo ky’obwa Pulezidenti Kakensa Venansius Baryamureeba akkirizza nti yawanguddwa mu kalulu k’obwa Pulezidenti akaakafundikirwa.

Wabula agamba nti abo bonna abakukkuluma nti tebaamatidde na byavudde mu kalulu bayite mu mateeka amatuufu okwemulugunya. Wabula ayongerako nti kwo okulonda kuno kwabaddemu obumulumulu obutagaana kukkiriza byakuvuddemu.

Ayongerako nti agenda kuyozaayoza Pulezidenti Museveni olw’obuwanguzi ย nti era waakukwata Manifesto ye agiwe Pulezidenti Museveni.

Abadde ayogerera mu lukungaana lwa bannamawulire ku Hotel emu mu Bugoloobi.