Minisitule y’ebyensimbi egenda kuzzaayo trillion 4

Minisitule y’embyensimbi mu Ggwanga evuddeyo netegeeza bga bw’egenda okuzaayo ensimbi trillion 4 mu bagabirizi b’Obuyambi ezaali eza pulojekiti 17 ezalina okukolebwa mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.
Nnyingi ku pulojekiti zino Gavumenti zigiyinze lwa butaggwa mu budde ngate zo endala tezitandikanga, nga n’ensimbi ezizikola zewolwa bwewolwa nga zirina okusasulwa n’amagoba.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply