Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 475 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Obukama bwa Tooro buttukizza okubanja Gavumenti ebyabwo

October 19, 2017 · Mubiru Ali

Obukama bwa Tooro buttukizza okubanja Gavumenti  ebintu byabwo ebyawambibwa Gavumenti ya Obote mu 1976 era bwagala bibuddizibwe mangu ddala.

Nga era obukulembeze bw'ennono obulala bwebubanja ebyabwo, Tooro ebanja ettaka wamu n'ebizimbe nga kati bino birimu ebitongole bya Gavumenti kyokka nga tebisasula eri Obukama newankubadde nga endagaano ey'okuzza  ebintu bino eri Obukama yateekebwako dda omukono.

Bw'abadde ayogerako eri ab'amawulire enkya ya leero ku Fair Way Hotel mu Kampala, Katikkiro w' Obukama bwa Tooro, Owek.Bernard Tungakwo Ateenyi ng'ali wamu n'abakungu okuva mu Obukama, agamba nti bagezezzaako buli ekisoboka naye Gavumenti eky'okubaddiza ebyabwe ekikutte kasoobo .