Breaking
News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

abakubye owa traffic bakwatiddwa

February 25, 2019 · Mubiru Ali

Abakuumi ba Maj. Gen. Matayo Kyaligonza okuli RA/221607 L/CPL Bushindiki Peter ne RA/230927 Pte Okurut John Robert, abakutte omusirikale wa Poliisi Namaganda amataayi e Sseeta bweyabadde abalemesa okukola U-Turn.
Ye mukama waabwe Maj. Gen. Kyaligonza yalinnye ennyonyi nafuluma eggwanga okwolekera Burundi. Bano bakuumirwa ku kitebe kya Millitary Police.