Minisita Kataaha tumuyise enfunda eziwera nga buteerere – Hon. Nambooze

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Hon. Betty Nambooze Munnakibiina kya National Unity Platform avuddeyo nategeeza Palamenti olunaku olwaleero nti wadde nga bawandiikidde Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni ebbaluwa enfunda eziwera nga baagala alabikeko mu Kakiiko ka Government Assurance Committee (GAC) nga abebalama. Nambooze agamba nti kifuuse kizibu okumusisinkana okubaako byannyonyola.
#PlenaryUg
Share.

Leave A Reply