Lwaki munenya olwakasiimo akomulundi ogumu nga waliwo abafuna obwemirundi 3? – Hon. Mpuuga
Omubaka akiikirira Nnyendo – Mukungwe Hon. Mathias Mpuuga Nsamba ngannyonyola ku kasiimo kebagamba nti yakegemulira. Ono ajjuliza ku eyaliko omumyuuka wa Sipiika, oluvannyuma nafuuka Sipiika era nabeerako omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi gwagamba nti ye afuna obusiimo bwamirundi 3!

