Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 241 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Maj. Gen. James Birungi yakwatiddwa

August 30, 2025 · Mubiru Ali
Eyali akulira ekitongole kya CMI, Major-General James Birungi, yakwatiddwa olunaku lw’eggulo nga kati akuumirwa mu Makindye Military Police Barracks
Birungi yakwatiddwa ku misango egyekuusa kukulya mu Nsi olukwe, obuli bwenguzi wamu n’okutaataganya emirimu gyobukessi.
Ono kigambibwa nti yakwatiddwa n’abantu abalala okuli; Colonel Peter Ahimbisibwe, Director of Counter-Terrorism ne Lieutenant Colonel Ephraim Byaruhanga, Director of Special Operations.
#ffemmwemmweffe