Kyaddaaki Democratic Front eyOmubaka Mathias Mpuuga Nsamba etaleetayo…
Kyaddaaki Democratic Front ey’Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba etaleetayo yadde Omubaka yeggyeeko ekikwa bwewangudde ekifo nga kino kiwanguddwa Dr. Wanyana Hasifah ng’ono awangudde obwa Kkansala e Nabweru mu Nansana – LC 4.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#ugandaelections2026

