Kkooti ezizze Dr. Oledo ku bwa Pulezidenti bwa UMA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kkooti etawulula enkayaana eya Kkooti Enkulu eragidde, Dr. Samuel Oledo azzibwe ku bwa Pulezidenti bw’ekibiina ekigatta abasawo mu Yuganda ekya Uganda Medical Association.
Kinajjukirwa nti mu Lukiiko lwa Bammemba olwatuula basalawo okumugoba ku bukulembeze era nayimirizibwa okubeera mmemba mu kibiina kino okumala emyaka 4 nga bamulanga kufukamira neyegayirira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuddamu yesimbewo mu 2026 ku bwa Pulezidenti.
Share.

Leave A Reply