Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 377 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abakungubazu bakungaanidde ku kisaawe kya Kashenyi mu Monisipaali ye Bushenyi-Ishaka okuziika Abais Asiimwe 57, abadde Chief Finance Officer wa

April 21, 2026 · Radio Simba

🚨 Abakungubazu bakungaanidde ku kisaawe kya Kashenyi mu Monisipaali y’e Bushenyi-Ishaka okuziika Abais Asiimwe 57, abadde Chief Finance Officer wa Disitulikiti y’e Bushenyi era omusuubuzi eyabuzibwawo ku weekend omulambo gwe negusangibwa nga gusuuliddwa mu Divizoni y’e Ishaka.
Abantu 7 bebakakwatibwa. Abafamire, bakozi banne wamu nabatuuze bamwogeddeko ng’omuntu abadde ayagala ennyo omulimu ggwe era basabye Uganda Police Force okukola okunoonyereza mu bwangu.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News