Kkansala wa Mbuya atabukidde owa Poliisi abadde amukwata
Kkansala wa LC3 owa Mbuya 1 Erias Musoke Lukwago yatabukidde omusirikale wa Uganda Police Force bweyabadde akwatiddwa ngawerekera ku Bukeni Ali aka Nubian li eyabadde agenze e Ntinda okwewandiisa ku Kakiiko k’ebyokulonda okuvuganya ku kifo kya Mmeeya wa Nakawa.
Ono oluvannyuma yayimbiddwa.

