Kkampuni ya Starlink evuddeyo netegeeza nga bwetagenda kuwa…
Kkampuni ya Starlink evuddeyo netegeeza nga bwetagenda kuwa buweereza bwayo obwa yintaneeti mu Uganda olwokuba terina layisinsi yonna mu Uganda kukola mulimu guno.
Waliwo okutya mu Bannayuganda nti nga bwekyali mu 2021 ne kumulundi guno kyandibwa obuweereza bwa yitaneeti nebugibwako nga tulonda nga 15 January.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026


