Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,295 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Kyonna kyekiri kijja kuggwa – Bobi Wine

November 2, 2023 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo neyewuunya abebyokwerinda okutegeeza nti tebalina basirikale bamala kubawa bukuumi ku mukolo gwabwe ogwokuggulawo ekitebe so nga baafunye abo bebayiwawo okulemesa omukolo gwabwe wadde nga babadde tebabasabye.
Ono agambye nti babategeezezza nti Pulezideti Yoweri Kaguta Museveni yabadde wakubeera mu Kawempe ku lunaku lwe lumu. Ono agamba nti omukolo gwabwe bagwongezaayo okutuusa olunaku lw’enkya nti era kasuubire tebaveeyo nensonga endala.