Kati abakakwatibwa COVID-19 mu Yuganda baweze 97

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisitule y’Ebyobulamu evuddeyo netegeeza ng’Abantu abalala 8 bwebazuuliddwa nga balina ekirwadde kya #CIVID-19. Ku bano 6 ba Ddereeva era nga bavudde mu samples 2061 ezakebereddwa ate abalala 2 bavudde mu mbeerabantu. 1 ku bagiddwa mu mbeerabantu mutuuze w’e Kyotera ate omulala Ddereeva Munnayuganda okuva e Mutukula.
Abakakwatibwa obulwadde bwa #COVID19UG bali 97, samples ezakebereddwa olunaku lw’eggulo ziri 2246, abakasiibulwa bali 55.
#StaySafeUG #StayHome

Share.

Leave A Reply