Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 210 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Easter Monday Busaabala teri kuzikiza

April 19, 2019 · Mubiru Ali
Wolokoso:
Kyaddaaki Poliisi emaze nekiriza ekivvulu ky’omubaka wa Kyaddondo Easter Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ekya Easter Monday e Busaabala ku One Love Beach okubaayo.
Bw’obubaka bwe obwa Easter bugenze bwebuti;
“Good Friday etusomesa okubeera abavumu mu mbeera y’okutiisibwatiisibwa, naddala mu maaso gabali b’enkwe netubeera bavumu mukutulugunyizibwa nga tukimanyi bulungi nti ku nkomerero tujja kubeera bawanguzi tuwangule omulabe. Mbaagaliza Easter ennungi nze ne Family yange.”