Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,387 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Sinze alabikira mu katambi – Ssaabaminisita Nabbanja

October 26, 2023 · Mubiru Ali
Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo nasambajja ebiyitingana ku mutimbagano nti ye mukyala alabikira mu katambi ng’azina amazina amayitirivu oluvannyuma naagwa eri nayawula.
Okusinziira ku bubaka bwatadde ku kibanja kye ekya X yewuunyizza abantu okuba nga tebasobola na kumwawula kubalala. Ono agamba nti siyaali mu katambi kano. Ono agamba nti obukyaayi, enge n’ettimu lyandiviirako abamu ku mmwe okwabika emitima.
Yewuunya lwaki musobola okumala obudde okukola kyayise ‘Video shop’! Eno agiyise ‘diversion’ era nabasaba obutagiwa budde!
Mpozzi okugatta ebifaananyi mpozzi kyebayita ‘photoshop’?!