Ingrid n’abalala bagobeddwa mu FDC

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo nekitegeeza nga bwekigobye Bannakibiina 3 lwakujjemera Ssemateeka w’ekibiina nebavaayo nebesimbawo ku bwa namunigina oluvannyuma lw’okuwangulwa mu kamyuufu. Bano kuliko eyali akulira Women league Ingrid Turinawe, Winnie Babihuga ne Darius Tweyambe.
Ingrid ku kifo ky’omubaka wa Rukungiri Municipality, Darius Tweyambe ku bwa Mayor Rukungiri Municipality ne Winnie ku kifo ky’omubaka omukyala owa Rukungiri.
Share.

Leave A Reply