Abavubuka bakulondera Mubende

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nga ekifo awabadde walina okulonderwa Omuvubuka anakiikirira abavubuka mu massekatti ga Yuganda bwekikyuusiddwa okuva ku YMCA Hall Bwala, mu Kibuga Masaka nekuzibwa ku National Teachers College, Mubende Municipality. Olunaku ne Returning Officer w’okulonda takyuusiddwa.

Share.

Leave A Reply