Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 160 listening Simba FM Live

basse omuyizi w’e Nkumba

February 19, 2019 · Mubiru Ali

Godfrey Kateu 26 nga abadde muyizi ku Yunivasite y’e Nkumba asangiddwa mu kazigo ke k’abadde apangisa nga afudde. Ono azuuliddwa balirwana be ku ssaawa ssatu ez’ekiro abawulidde ebidongo nga biwoggana nnyo mu nnyumba mw’abadde asula songa abadde tatera kukikola era nga bano bagenze okutuuka mu nnyumba ye nga ali mu kitaba ky’omusaayi.
Poliisi yayitiddwa bukubirire era bweyatuuse neyekebejja omulambo n’ekizuula nti yabadde afumitiddwa ekiso mu bulago.