Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

IGG akutte omuwandiisi wa Judicial Service Commission

Offiisi ya IGG olunaku lw’eggulo yakutte Dr. Rose Nassali Lukwago ng’ono ye muwandiisi w’ekitongole kya Judicial Service Commission wamu ne Dr. Opio Okiror, nga ono yaliko Commissioner Health Services lwakukozesa bubi offiisi zaabwe nebafiiriza eggwanga obukadde 33 mu mwaka gw’ebyensimbe 2014/2015 bwebaali mu Minisitule y’ebyemizannyo n’ebyemizannyo.
Bano bavunaanibwa wamu ne Jaffar Kawooya nga ono Internal Auditor mu Minisitule y’ebyenjigiriza wamu ne Cuthbert Kagabo, Deputy Director AH Consulting Ltd.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort